corona
ladies and gentlemen ..ye saawa atusaako a new rapper on the scene.tukomyewo nyo nga covid 19.ya ya ya yap.covid 19 yatandikika mu gwanga lya China.mu Africa ne twewaana nyo kubanga wano tetwakalina .mu2020 bwekamala okujja netufuna enkayana.tonsembelera nange tonsemberera wewatandikila enjawukana.kilwade ki kyomanyi nga ekiasanyaawo enkolagana.okujjako luno olumbulege lwa covid 19 corona.luno nga telusosola nga nabanene nabo lubanona. baminisita ,ba doctor nga nabo lubambusa ewa kabona.silabanga kilwadde nga kino kiyimiliza nga byanfuna.quarantine ne,cafew byona byali mu bulwadde corona.mask bwobatogitaddeko nekwewanisa omutima.ate wano uganda mbutuufu ate wano ate twakisusa.olwomuwendo gwabalwade gwebalangilanga ogwobufuusa.abakifunamu bakifunamu nabatakifumu ,tebakifunamu.corona virus mbutuufu wayugumiza nyo amawanga.abazungu nabadugavu nga tasosola mu nga mawanga.nga tetumanyi kidako okujjako President kyatugamba. wano wenyini wetwalabila government nga bwe zitayamba.abantu abamu okutandika okutondokela enjala mu mayumba.nga akawuunga ka goverment kyoka bambi kebesuunga.ebyentambula ebisinga mu mawanga nebisanyalala.abantu nga tebakyakala abantu nga tebakyeyagala.nali silabanga mbeera egazisa wo masinzizo,kyoka covid19 yagazisa amasinzizo.kino ekilwade mbutuufu kibadde tekilabwanganako. pandemic zibadewo naye kino mbutuufu kizikila ko.bwewanfilwanga omuntu WO nga ogwa covid gwebamusibako. awono omuntuwo nga mbutuufu togenda kumuzikako.mbutuufu covid 19 bulwade gwe obadde wamanyi .gwe kilwadde ekyatuuka notubuzako plan.simanyi yakuleeta naye olabika waletebwa stan.tulabika tukuwonye naye covid obadde kisilaani.mbutuufu ebilwadde ebilala obisinga kilo Ku minzani .kansoke nebaze mukama ate nze akuwonye nzani.awo wotiila mukama nti ebyaddala wamanyi. nti gwe ani gwawanilidde nakuyisa mu mbeera eno nakuwa amaanyi.mwebaze nnyo kubanga wawona quarantine. nekilala banange twesigame nyo kudiini.
You may also like

Leave a comment
See track description ↑
Hey @patrick.6808627, Thanks for the submission, let's dive into some feedback for 'corona'! 💥 You fell off the beat a couple times! Give it a listen back, find the parts where you're off and practice those. Great beat choice, really works with the track! See if you can clean up the recording quality, it's not helping the track. Our Masterclasses are a great way to improve your rhythm and flow. Try it out! You've got the talent, keep grindin' and puttin in the work and who knows what you can achieve! 👌 Submit more music for feedback from us, we'd love to hear more! 💪 All the best, The Rap Fame Team 😎