obasinga by 39 billion baby

0:00
0:00
obasinga by 39 billion baby

ma baby obasinga ka,nkuwane obasinga sikulimba obasinga kankugambe obasinga ,x2 ahh, wakula bulungi figure yo elinga ya a katungulu amaasogo gatukula ngebile mugulu buli lwe nkulaba nfunamu kanzuzu sikulimba muwala wanfuula mawube kafesi ko kalinga akomwana omuwele wena olimungimubungi ozibula,no,muzibe gwe mulungi wawano bano kambabulile leelo kankugambeko ekibeela kibe wakula bulingi wena okuva kukagele kasusuko,kagonda,nga,ko omwana muwele maama,wo,yakuzaalila mu biseela ebigele wayengele bulungi olinga emiwula gya fene soogela nyoo yeggwe akubisa kelele owomesa etooke nebweliba silinyige wateelela bulungi wena ne bisige ma best gwe asinga sikugula mukatale (choras)(ma baby obasinga,ka nkuwaane obasinga sikulimba obasinga kankugambe obasinga,x2 abakwegomba bangi naye ate tobawaamu watukula ekyeenyi kilinga ndabilwamu amanyo go malungi buki bwogasamu? buli.wamu onyuma ne bwewesiba akaleesu mu bulungi bwo ne mpisa zezo nungi nkubamu akafaananyi ngoli mukiyungu saagala akukwatako mbampulila obusungu njagala nkuzimbile nkuyise kikungu ku bulungi bwo muwala gwe anteeka mumudu nkakukolele security nga ya mundu bwobula wo mbeela nga lumwa ekiwundu mwana muwala simanyi nakumanya bya mungu kankugabile ake kikungu yenze akwagala ebyaddala manya ekituufu :ma baby obasinga kankuwaane obasinga sikulimba kankugambe obasinga

1 Comments

Leave a comment

Author
7 months ago

See track description

User avatar
31
Total plays
7
Followers
1
Following

You may also like