Frequency
Frequency

Omulungi

Omulungi

16 Plays

12 Jan 2023

oliwa omulungi..... nzunno nkunonya..... nkedde kumakya nensalawo ntambule kankunonye ngende nga mpita mpola Yona jempita mbabuuza oba bakulabyeko nebangamba kimu tetunamulaba omwana yambula simanyi jeyalaga njagala kumulaba omutima guterere kinuma nga kinuma nga sirina nakyakola nebwengezako okwegumya byona biba bya bule nze mwana gwe kyewankola nsiiba namumaziga bambi beera nekisa okomewo nze binzita ekiro munzikiza nsula namumaziga nkyensaba obenekisa okomewo nfune essanyu baby komawo ekka kati nasirika eyali yayomba mutima gwakyuka ebirowoozo byakula sikyalina kyejjo Bambi komawo beibe sikyadamu tima eyali yakaluba mutima gwagonda ebikyamu munze byona byagololwa obusagwa bwafuluma kati nalongoka bambi komawo ekka sikyadamu nga luri

3 Comments

Leave a comment

1 year ago

That’s good bro keep it up you are the best

1 year ago

great beat would have liked to hear more voc

1 year ago

oliwa omulungi..... nzunno nkunonya..... nkedde kumakya nensalawo ntambule kankunonye ngende nga mpita mpola Yona jempita mbabuuza oba bakulabyeko nebangamba kimu tetunamulaba omwana yambula simanyi jeyalaga njagala kumulaba omutima guterere kinuma nga kinuma nga sirina nakyakola nebwengezako okwegumya byona biba bya bule nze mwana gwe kyewankola nsiiba namumaziga bambi beera nekisa okomewo nze binzita ekiro munzikiza nsula namumaziga nkyensaba obenekisa okomewo nfune essanyu baby komawo ekka kati nasirika eyali yayomba mutima gwakyuka ebirowoozo byakula sikyalina kyejjo Bambi komawo beibe sikyadamu tima eyali yakaluba mutima gwagonda ebikyamu munze byona byagololwa obusagwa bwafuluma kati nalongoka bambi komawo ekka sikyadamu nga luri

You may also like